Online Bible

- Advertisements -




Kaggayi 2:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Ndikankanya amawanga gonna, n’amawanga gonna ge njagala galijja, ne nzijuza ennyumba eno ekitiibwa,’ bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Ndikankanya amawanga gonna, n'ebyo eby'egombebwa amawanga gonna birijja, era ndijjuza ennyumba eno ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 ndikankanya amawanga gonna, n'ebyo ebyegombebwa amawanga gonna birijja, era ndijjuza ennyumba eno ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Nzija kunyeenya amawanga gonna, awo obugagga bw'amawanga gonna bujja kujja, nzija kujjuza Ekiggwa kino n'ekitiibwa, Omukama w'Amagye y'agamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Nja kukankanya amawanga gonna, ebyobugagga byago bireetebwe wano, Essinzizo ndijjuze ebyobugagga.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Nja kukankanya amawanga gonna, ebyobugagga byago bireetebwe wano, Essinzizo ndijjuze ebyobugagga.

See the chapter Copy




Kaggayi 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements