Kaggayi 2:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 “Bw’atyo bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, ‘Mu bbanga eritali ly’ewala ndikankanya eggulu n’ensi, n’ennyanja n’olukalu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye, nti, Ekyasigaddeyo omulundi gumu, ekiseera kitono, nkankanye, eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye, nti Ekyasigaddeyo omulundi gumu, ekiseera kitono, nkankanye eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Omukama w'Amagye kino ky'agamba: Mu kabanga katono nzija kuyuuguumya eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu. See the chapterLuganda DC Bible 20036 “ ‘Esigadde ekiseera kitono, nkankanye eggulu n'ensi, n'ennyanja n'olukalu. See the chapterLuganda Bible 20036 “ ‘Esigadde ekiseera kitono, nkankanye eggulu n'ensi, n'ennyanja n'olukalu. See the chapter |