Online Bible

- Advertisements -




Kaggayi 2:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 ‘Ani mu mmwe akyasigaddewo eyalaba ku kitiibwa ky’ennyumba eno? Ebafaananira etya kaakano? Tebafaananira ng’eteriimu kaabuntu?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 ‘Ani asigadde mu mmwe eyalaba ennyumba eno mu kitiibwa kyayo ekyasooka? Era mugiraba mutya kaakano? Temugiraba nga teriimu ka buntu mu maaso gammwe?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 nti Ani asigadde mu mmwe eyalaba ennyumba eno mu kitiibwa kyayo ekyasooka? era mugiraba mutya kaakano? temugiraba nga teriimu ka buntu mu maaso gammwe?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 ‘Mu mmwe ani akyasigaddewo eyalaba ku Kiggwa kino mu kitiibwa kyakyo ekyasooka? Ate kati mukiraba mutya? Tekibafaananira ng'omutali kantu?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 ‘Ani mu mmwe abasigaddewo, eyalaba ku Ssinzizo lino mu kitiibwa kyalyo ekyasooka? Era mukiraba mutya kaakano? Temulaba nga si lyakitiibwa?

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 ‘Ani mu mmwe abasigaddewo, eyalaba ku Ssinzizo lino mu kitiibwa kyalyo ekyasooka? Era mukiraba mutya kaakano? Temulaba nga si lyakitiibwa?

See the chapter Copy




Kaggayi 2:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements