Kaggayi 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 “ ‘Kale nno, mweddeko okuva ku lunaku lwa leero, mujjukire ebiseera biri bwe byali, nga n’ejjinja erimu terinnateekebwa ku linnaalyo mu yeekaalu ya Mukama. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 “Kale nno, mbeegayiridde, mulowooze okuva leero n'okudda emabega, ejjinja nga terinaba kuteekebwa ku jjinja mu Yeekaalu ya Mukama, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Kale nno, mbeegayiridde, mulowooze okuva leero n'okudda ennyuma, ejjinja nga terinnaba kuteekebwa ku jjinja mu yeekaalu ya Mukama: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 “Okuva n'olwa leero n'okweyongerayo kino mukyekkaanye: Ejjinja bwe lyali terinnassibwa ku linnaalyo ku Kiggwa ky'Omukama, See the chapterLuganda DC Bible 200315 Mukama agamba nti: “Temuyinza kulaba bibatuuseeko mmwe? Bwe mwali temunnatandika kuzimba buggya Ssinzizo lyange, See the chapterLuganda Bible 200315 Mukama agamba nti: “Temuyinza kulaba bibatuuseeko mmwe? Bwe mwali temunnatandika kuzimba buggya Ssinzizo lyange, See the chapter |