Et 9:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Ku lusozi Kolebu mwanyiiza Mukama Katonda, obusungu bwe ne bubuubuuka nnyo n’okwagala n’ayagala okubazikiriza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Era ne ku lusozi Kolebu mwasunguwaza Mukama, n'abanyiigira, era katono abazikirize. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Era ne ku Kolebu mwasunguwaza Mukama, Mukama n'abanyiigira okubazikiriza. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Ne ku Korebu wasunguwaza Omukama, n'asunguwala kaabula kata akuzikirize, See the chapterLuganda DC Bible 20038 Ne ku Lusozi Horebu mwanyiiza Mukama, n'abasunguwalira nnyo, n'ayagala okubazikiriza. See the chapterLuganda Bible 20038 Ne ku Lusozi Horebu mwanyiiza Mukama, n'abasunguwalira nnyo, n'ayagala okubazikiriza. See the chapter |