Online Bible

- Advertisements -




Et 9:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Osaana okitegeere ng’ensi eno ennungi Mukama Katonda gy’akuwa okugyefunira tagikuwa lwa kubanga oli mutuukirivu; kubanga oli muntu alina ensingo enkakanyavu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Kale mutegeere nga Mukama Katonda wammwe tabawa nsi eno nnungi kugitwala lwa butuukirivu bwammwe; kubanga muli ggwanga eririna emputtu.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Kale manya nga Mukama Katonda wo takuwa nsi eno nnungi okugirya lwa butuukirivu bwo; kubanga oli ggwanga eririna ensingo enkakanyavu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Kino kitegeere, nti Omukama Katonda wo okukuwa ensi eno ennungi ogitwale, tekivudde ku butuukirivu bwo, kubanga mmwe muli bantu ba nsingo nkakanyavu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Kale mumanye nti Mukama Katonda weewaawo abawa ensi eno ennungi mugyefuge, kyokka tagibawa lwa butuukirivu bwammwe, kubanga muli bantu ba mitima mikakanyavu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Kale mumanye nti Mukama Katonda weewaawo abawa ensi eno ennungi mugyefuge, kyokka tagibawa lwa butuukirivu bwammwe, kubanga muli bantu ba mitima mikakanyavu.

See the chapter Copy




Et 9:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements