Et 9:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Kubanga lino lye ggwanga lyo, be bantu bo ab’obusika bwo, be waggya mu Misiri n’obuyinza bwo obungi, n’omukono gwo ogw’amaanyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Naye be bantu bo, era bwe busika bwo, be waggya mu Misiri n'obuyinza bwo obungi era n'omukono gwo ogw'amaanyi.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Naye be bantu bo, era bwe busika bwo, be waggyamu n'obuyinza bwo obungi n'omukono gwo ogwagololwa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU29 Naye bano bantu bo, busika bwo, be waggyayo n'amaanyi go amangi n'omukono gwo omugolole.’ See the chapterLuganda DC Bible 200329 Naye bano be bantu bo, ababo ku bubwo, be waggyayo n'obuyinza bwo obungi era n'amaanyi.’ See the chapterLuganda Bible 200329 Naye bano be bantu bo, ababo ku bubwo, be waggyayo n'obuyinza bwo obungi era n'amaanyi.’ See the chapter |