Online Bible

- Advertisements -




Et 9:27 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Nkusaba ojjukire abaddu bo, era abaweereza bo, Ibulayimu, ne Isaaka, ne Yakobo osonyiwe obukakanyavu bw’eggwanga lino, n’obunafu bwalyo n’ebibi byalyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Jjukira abaddu bo, Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo; totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano newakubadde obubi bwabwe newakubadde okwonoona kwabwe;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Jjukira abaddu bo, Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo; totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano newakubadde obubi bwabwe newakubadde okwonoona kwabwe:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Jjukira abaweereza bo Yiburayimu, Yizaake ne Yakobo. Totunuulira bukalubo bwa bantu bano, obwonoonefu bwabwe n'ekibi,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Jjukira abaweereza bo Aburahamu, Yisaaka, ne Yakobo. Totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano, newaakubadde ebibi byabwe, wadde okwonoona kwabwe,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

27 Jjukira abaweereza bo Aburahamu, Yisaaka, ne Yakobo. Totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano, newaakubadde ebibi byabwe, wadde okwonoona kwabwe,

See the chapter Copy




Et 9:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements