Et 9:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Era Mukama bwe yabasindika okuva e Kadesubanea, yabagamba nti, “Mwambuke mwetwalire ensi gye mbawadde.” Naye ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe. Temwamwesiga wadde okumugondera. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesubanea, ng'ayogera nti, ‘Mwambuke mutwale ensi gye mbawadde;’ mwajeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe, so temwamukkiriza, so temwawulira ddoboozi lye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesubanea, ng'ayogera nti Mwambuke mulye ensi gye mbawadde; ne mulyoka mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe, so temwamukkiriza, so temwawulira ddoboozi lye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 N'Omukama lwe yabasindika muve e Kadesi-Baruneya n'abagamba nti: ‘Mwambuke, mutwale ensi gye nabawa.’ Naye mwajeemera ekiragiro ky'Omukama Katonda wammwe; temwamukkiriza era temwamuwuliriza. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesi Baruneya ng'agamba nti: ‘Mwambuke mwefuge ensi gye mbawadde’, mwajeemera ekiragiro kye. Mukama Katonda wammwe temwamwesiga, era temwawuliriza ky'agamba. See the chapterLuganda Bible 200323 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesi Baruneya ng'agamba nti: ‘Mwambuke mwefuge ensi gye mbawadde’, mwajeemera ekiragiro kye. Mukama Katonda wammwe temwamwesiga, era temwawuliriza ky'agamba. See the chapter |