Et 9:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Era Mukama yali asunguwalidde nnyo Alooni nga n’okumuzikiriza ayinza okumuzikiriza. Naye mu kiseera ekyo ne Alooni ne mmusabira nnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Era Mukama n'asunguwalira nnyo Alooni n'ayagala okumuzikiriza; wabula ne musabira nnyo mu kiseera ekyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Mukama n'asunguwalira nnyo Alooni okumuzikiriza: era ne nsabira ne Alooni mu biro ebyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Omukama yasunguwalira nnyo ne Aroni kumpi kumuzikiriza; ne Aroni naye ne mmusabira ku olwo. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Era Mukama n'asunguwalira nnyo Arooni, n'ayagala okumuzikiriza. Era ne nsabira ne Arooni mu kiseera ekyo. See the chapterLuganda Bible 200320 Era Mukama n'asunguwalira nnyo Arooni, n'ayagala okumuzikiriza. Era ne nsabira ne Arooni mu kiseera ekyo. See the chapter |