Et 9:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Abantu baayo be batabani ba Anaki, ba maanyi era bawanvu. Obamanyi bulungi, era wawulirako dda nga boogerwako nti, “Ani ayinza okwolekera Abanaki?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 abantu abanene, abawanvu, abaana b'Anaki, be mumanyi, era be mwawulirako nga boogerwako nti, ‘Ani ayinza okubaŋŋaanga?’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 abantu abanene abawanvu, abaana b'Anaki, b'omanyi, era be wawulirako nga bagamba nti Ani ayinza okuyimirira mu maaso g'abaana ba Anaki? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 abantu abanene abawagguufu, Abaanaki. Naawe obamanyi era n'enjogera wali ogiwuliddeko nti: ‘Abaanaki ani anaabaŋŋanga?’ See the chapterLuganda DC Bible 20032 Abantu baamu banene era bawanvu, bazzukulu ba Anaki abawagguufu, be mumanyi. Era mwawulirako nti tewali ayinza kwaŋŋanga Baanaki abo. See the chapterLuganda Bible 20032 Abantu baamu banene era bawanvu, bazzukulu ba Anaki abawagguufu, be mumanyi. Era mwawulirako nti tewali ayinza kwaŋŋanga Baanaki abo. See the chapter |