Et 9:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Ne ntya nnyo olw’obusungu bwa Mukama Katonda n’ekiruyi kye, kubanga yali abasunguwalidde nnyo ng’ayinza n’okubazikiriza. Naye era Mukama n’ampuliriza ne ku mulundi ogwo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Kubanga nnatya obusungu n'ekiruyi kya Mukama bwe yali ng'amaliridde okubazikiriza. Naye Mukama n'ampulira ne ku mulundi ogwo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Kubanga natya obusungu n'ekiruyi, Mukama bwe yali abasunguwalidde okubazikiriza. Naye Mukama n'ampulira n'omulundi guli. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Natya obusungu bw'Omukama n'obuswandi bwe, kubanga yali abanyiigidde n'okutuusa okubazikiriza. Ne ku mulundi ogwo Omukama yampulira. See the chapterLuganda DC Bible 200319 Natya olw'obusungu n'ekiruyi Mukama bye yali abasibidde, n'ayagala okubazikiriza. Kyokka Mukama n'ampuliriza ne ku mulundi ogwo. See the chapterLuganda Bible 200319 Natya olw'obusungu n'ekiruyi Mukama bye yali abasibidde, n'ayagala okubazikiriza. Kyokka Mukama n'ampuliriza ne ku mulundi ogwo. See the chapter |