Et 9:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Bwe ntyo ne nzirira ebipande byombi bye nnali nkutte mu ngalo zange ne mbikasuka wansi ne byatikirayatikira mu maaso gammwe nga nammwe mulaba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Ne nkwata ebipande byombi ebyali mu mikono gyange, ne mbikasuka ku ttaka ne bimenyekeramenyekera mu maaso gammwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Ne nkwata ebipande byombi, ne mbisuula mu mikono gyange gyombi, ne mbimenya mu maaso gammwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Kwe kuddira empande zombi ne nzikasuka eri ne zaatikayatika obulere awo mu maaso gammwe. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Ne mpanika ebipande byombi, ne mbikuba wansi, ne mbyasa nga mulaba. See the chapterLuganda Bible 200317 Ne mpanika ebipande byombi, ne mbikuba wansi, ne mbyasa nga mulaba. See the chapter |