Et 9:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Bwe ntyo ne nkyuka ne nva ku lusozi ne nserengeta, ne ndeka ng’olusozi lwaka omuliro. Ebipande byombi eby’amateeka eby’endagaano nabirina mu mikono gyange gyombi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo ne nkyuka ne nva ku lusozi, nga lukyayaka omuliro, era n'ebipande eby'endagaano byombi nga biri mu mikono gyange gyombi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Awo ne nkyuka ne nva ku lusozi, era olusozi nga lwaka omuliro: n'ebipande eby'endagaano byombi nga biri mu mikono gyange gyombi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 “Ne nzikirira ne nva ku lusozi olwali lubuubuuka omuliro; nali nkutte mu mikono gyange empande ebbiri ez'Endagaano. See the chapterLuganda DC Bible 200315 “Awo ne nkyuka ne nserengeta okuva ku lusozi nga nkutte mu mikono gyange gyombi ebipande ebibiri eby'amayinja okwawandiikibwa endagaano. Olusozi lwali lwaka omuliro. See the chapterLuganda Bible 200315 “Awo ne nkyuka ne nserengeta okuva ku lusozi nga nkutte mu mikono gyange gyombi ebipande ebibiri eby'amayinja okwawandiikibwa endagaano. Olusozi lwali lwaka omuliro. See the chapter |