Et 9:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Leka mbazikirize, erinnya ly’eggwanga lyabwe ndisangulewo wansi w’eggulu. Ndikuggyamu eggwanga eddene era ery’amaanyi okusinga eggwanga lyabwe.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe okuva ku nsi; naye ggwe ndikufuula eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe wansi w'eggulu: era ndifuula ggwe eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Ndeka mbawemmente, erinnya lyabwe ndisangule wansi w'eggulu, mu ggwe mwe nnaakola eggwanga eribakira amaanyi n'obunene.’ See the chapterLuganda DC Bible 200314 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’ See the chapterLuganda Bible 200314 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’ See the chapter |