Et 8:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 ensi, emmere gy’eteebeerenga ya bbula, nga buli ky’oneetaaganga onookifunanga; ensi, ng’ebyuma ge mayinja gaayo, era gy’onoosimanga ekikomo mu nsozi zaayo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 ensi mwonooliiranga emmere nga teggwaawo, toobengako ky'obulwa omwo; enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 ensi mw'onooliiranga emmere n'etebula, toobengako ky'obulwa omwo; ensi amayinja gaayo kyuma, ne mu nsozi zaayo oyinza okusima ebikomo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 ensi mwe mutalijula kantu, mw'oliriira omugaati gwo awatali kujula; ensi ey'amayinja ag'ekyuma n'ensozi omusimwa ekikomo. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Mu nsi eyo mulirya emmere n'etebaggwaako. Mu nsi eyo, temulibaako kye mujula. Enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo. See the chapterLuganda Bible 20039 Mu nsi eyo mulirya emmere n'etebaggwaako. Mu nsi eyo, temulibaako kye mujula. Enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo. See the chapter |