Et 8:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Noolwekyo osaana okitegeere mu mutima gwo nti, Ng’omusajja bw’akangavvula mutabani we, ne Mukama Katonda wo bw’akukangavvula. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Era mutegeerenga mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Era onoolowoozanga mu mutima gwo ng'omuntu nga bw'akangavvula omwana we, bw'atyo Mukama Katonda wo bw'akukangavvula ggwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 “Kimanye nno mu mutima gwo nti ng'omuntu bw'agunjula omwana we, n'Omukama Katonda wo bwe yakugunjula. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Era mukimanye mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe. See the chapterLuganda Bible 20035 Era mukimanye mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe. See the chapter |