Online Bible

- Advertisements -




Et 8:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Onojjukiranga emyaka gino gyonna amakumi ana Mukama Katonda gy’azze ng’akukulembera okukuyisa mu ddungu alyoke akugezese, akukakkanye obeere muwombeefu omwetoowaze, era yeekkaanye mu mutima gwo alabe obanga onookwatanga amateeka ge.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Era munajjukiranga olugendo lwonna Mukama Katonda wammwe lwe yabatambuza mu ddungu emyaka ana (40), alyoke abatoowaze, abagezese, ategeere ebyali mu mitima gyammwe, oba nga munaakumanga ebiragiro bye oba nedda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Era onojjukiranga olugendo lwonna Mukama Katonda wo lwe yakutambuliza emyaka gino amakumi ana mu ddungu, akutoowaze akukeme, okumanya ebyali mu mutima gwo, oba ng'ogenda okwekuumanga ebiragiro bye oba si weewaawo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Ojjukiranga olugendo lwonna Omukama Katonda wo lw'akuyisizzaamu mu ddungu emyaka gino amakumi ana, ng'agenderera okukutoowaza n'okukugeza, amanye ekyakuli ku mutima gwo, oba oli wa kukwatanga biragiro bye oba nedda.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Era mujjukire nga Mukama Katonda wammwe bwe yabakulembera mu lugendo lwonna, emyaka gino amakumi ana mu ddungu, alyoke abatoowaze era abageze, amanye ekiri mu mitima gyammwe, oba nga munaakuumanga ebiragiro bye.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Era mujjukire nga Mukama Katonda wammwe bwe yabakulembera mu lugendo lwonna, emyaka gino amakumi ana mu ddungu, alyoke abatoowaze era abageze, amanye ekiri mu mitima gyammwe, oba nga munaakuumanga ebiragiro bye.

See the chapter Copy




Et 8:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements