Et 8:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Si kulwa ng’onoolyanga n’okkuta, ne weezimbiranga amayumba amalungi, n’otereera; See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 bw'onoomalanga okulya n'okkuta, era ng'omaze okuzimba ennyumba ennungi n'okutuula omwo; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 bw'onoomalanga okulya n'okkuta, era ng'omaze okuzimba ennyumba ennungi n'okutuula omwo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Oboolyawo bw'olimala okulya n'okkuta, n'ozimba amayumba amalungi n'ogasulamu, See the chapterLuganda DC Bible 200312 Bwe mulimala okufuna emmere ebamala, n'okuzimba amayumba amalungi n'okugasulamu, See the chapterLuganda Bible 200312 Bwe mulimala okufuna emmere ebamala, n'okuzimba amayumba amalungi n'okugasulamu, See the chapter |