Et 7:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Mukama okugenda okubalonda n’okubaagala ennyo bw’atyo; si lwa kubanga mwe mwali musinga amawanga amalala gonna obungi; nedda, mwe mwali musinga obutono mu mawanga gonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Mukama teyabassaako kwagala kwe, so teyabalonda, kubanga mwasinga eggwanga lyonna obungi; kubanga mwali batono okusinga amawanga gonna: See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Mukama teyabassaako kwagala kwe, so teyabalonda, kubanga mwasinga eggwanga lyonna obungi; kubanga mwali batono okusinga amawanga gonna: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 “Omukama yabaagala n'abalonda si kubanga nti mu mawanga gonna mmwe mwali musinga obunene, mu mazima mmwe mwali musinga obutono. See the chapterLuganda DC Bible 20037 “Mukama yabaagala mmwe, era yabalondamu, si lwa kuba nga mwali bangi okusinga ab'amawanga amalala, kubanga mmwe mwali eggwanga erisingayo obutono mu mawanga gonna. See the chapterLuganda Bible 20037 “Mukama yabaagala mmwe, era yabalondamu, si lwa kuba nga mwali bangi okusinga ab'amawanga amalala, kubanga mmwe mwali eggwanga erisingayo obutono mu mawanga gonna. See the chapter |