Et 7:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Kubanga bagenda kukyamya mutabani wo alekerengaawo okugoberera Mukama, baweerezenga bakatonda abalala; era obusungu bwa Mukama bunaababuubuukirangako n’akuzikiriza mangu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza bakatonda abalala, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza mangu ago. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Kubanga alikyusa mutabani wo obutangoberera, baweerezenga bakatonda abalala: obusungu bwa Mukama bulibuubuuka bwe butyo ku mmwe, era alikuzikiriza mangu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 kubanga bagenda kukyamya batabani bo, balekeyo okungoberera, baweereze balubaale abagwira, amangu ago obusungu bw'Omukama bugenda kubeesererako bubazikirize. See the chapterLuganda DC Bible 20034 kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza balubaale, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza amangwago. See the chapterLuganda Bible 20034 kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza balubaale, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza amangwago. See the chapter |