Online Bible

- Advertisements -




Et 7:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Tofumbiriganwanga nabo. Towangayo muwala wo kufumbirwanga mutabani we, oba mutabani we okuwasanga muwala wo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Temufumbiriganwenga nabo, bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 so tofumbiriganwanga nabo; muwala wo tomuwanga mutabani we, so ne muwala we tomuwasizanga mutabani wo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Temuwasaŋŋananga; bawala bo tobafumbizanga batabani baabwe, ne bawala baabwe tobawasizanga batabani bo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Temuufumbiriganwenga nabo. Bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Temuufumbiriganwenga nabo. Bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe,

See the chapter Copy




Et 7:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements