Et 7:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga mu muliro. Teweegombanga zaabu na ffeeza anaabibeerangako. So tomwetwaliranga alemenga kukufuukira mutego; kubanga ekikolwa ekyo kya muzizo eri Mukama Katonda wo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga omuliro. Teweegombanga ffeeza newakubadde zaabu abiriko, so tobyetwaliranga bireme kukufuukira mutego, kubanga bya mizizo eri Mukama Katonda wo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga omuliro: teweegombanga ffeeza newakubadde zaabu ebiriko, so teweetwaliranga, oleme okutegebwa mu ebyo: kubanga mizizo eri Mukama Katonda wo: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU25 “Ebifaananyi byabwe ebya balubaale obyokyanga omuliro; teweegombanga ffeeza na zaabu abiriko, tomwetwaliranga, sikulwa ng'akufuukira omutego; kubanga Omukama Katonda wo ebyo abyenyinyala. See the chapterLuganda DC Bible 200325 Ebifaananyi ebyole ebya balubaale baabwe, mubyokyanga omuliro. Temuululunkanirenga ffeeza wadde zaabu abiriko, era temuumutwalenga, sikulwa ng'abafuukira omutego, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. See the chapterLuganda Bible 200325 Ebifaananyi ebyole ebya balubaale baabwe, mubyokyanga omuliro. Temuululunkanirenga ffeeza wadde zaabu abiriko, era temuumutwalenga, sikulwa ng'abafuukira omutego, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. See the chapter |