Online Bible

- Advertisements -




Et 7:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Ate Mukama Katonda wo anaaweerezanga ennumba mu balabe bo ne zibaluma, okutuusa n’abo abanaabanga basigaddewo mu lutalo, nga beekwese, lwe ziribazikiririza ddala.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Era Mukama Katonda wo anaasindikanga ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Era Mukama Katonda wo anaatumanga mu bo ennumba, okutuusa abo abalisigalawo ne beekweka lwe balizikirira mu maaso ge.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Omukama Katonda wo alibasindikira ennumba okutuusa nga n'abo abasigalidde abaliba babeekwese bazikiridde.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Era Mukama Katonda wammwe alisindika ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

20 Era Mukama Katonda wammwe alisindika ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe.

See the chapter Copy




Et 7:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements