Et 7:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mukama Katonda wo ng’amaze okugagabula mu mukono gwo, ng’obawangudde, kikugwanira obazikiririze ddala. Tokolanga nabo ndagaano, so tobakwatirwanga kisa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 era Mukama Katonda wo bw'alibakuwa n'obawangula, n'obatta, obasaanyinzangawo ddala, tolagaananga nabo endagaano yonna, so tobalaganga kisa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 era Mukama Katonda wo bw'alibagabula mu maaso go, naawe n'obatta; n'olyoka obazikiririza ddala; tolagaananga nabo ndagaano yonna, so tabalaganga kisa: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Omukama Katonda wo ng'amaze okugakuwa mu mikono gyo, ng'obakuba, obazikiririzanga ddala, tokolanga nabo ndagaano, era tobakwatirwanga kisa. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mukama Katonda wammwe bw'aliteeka abantu abo mu mikono gyammwe ne mubawangula, mubasaanyizangawo ddala. Temukolanga nabo ndagaano n'emu, era temubakwatirwanga kisa. See the chapterLuganda Bible 20032 Mukama Katonda wammwe bw'aliteeka abantu abo mu mikono gyammwe ne mubawangula, mubasaanyizangawo ddala. Temukolanga nabo ndagaano n'emu, era temubakwatirwanga kisa. See the chapter |