Et 7:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Naye abo abamukyawa alibeesasuza n’okuzikirizibwa; tagenda kulwawo kwesasuza oyo amukyawa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Asasula abo abamukyawa n'ababonereza ng'abazikiriza. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 asasula abo abamukyawa ng'alabagana n'amaaso, okubazikiriza: taddirirenga eri oyo amukyawa, naye anaamusasulanga ng'alabagana n'amaaso. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Oyo yennyini amukyawa amuzikiriza, talonzalonza kusasula oyo yennyini amukyawa. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Naye abamukyawa alibeesasuza ng'abazikiriza. Talironzalonza kubonereza buli muntu amukyawa. See the chapterLuganda Bible 200310 Naye abamukyawa alibeesasuza ng'abazikiriza. Talironzalonza kubonereza buli muntu amukyawa. See the chapter |