Et 6:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Oyagalanga Mukama Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’omwoyo gwo gwonna, n’amaanyi go gonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Onooyagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'emmeeme yo yonna, n'amaanyi go gonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 era onooyagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, nemmeeme yo yonna, n'amaanyi go gonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Oyagalanga Omukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna n'omwoyo gwo gwonna n'amaanyi go gonna. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Mwagalenga Mukama, Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, n'amaanyi gammwe gonna. See the chapterLuganda Bible 20035 Mwagalenga Mukama, Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, n'amaanyi gammwe gonna. See the chapter |