Online Bible

- Advertisements -




Et 6:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Bw’otyo ggwe n’abaana bo, n’abaana b’abaana bo oluvannyuma lwabwe, olyoke otyenga Mukama Katonda wo ennaku zonna ez’obulamu bwo, ng’ogondera amateeka ge n’ebiragiro bye, bye nkuwa leero; olyoke owangaalenga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye bye mbawa, mulyoke muwangaale ennaku nnyingi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 otyenga Mukama Katonda wo, okwekuumanga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye nkulagira ggwe n'omwana wo n'omuzzukulu wo, ennaku zonna ez'obulamu bwo; era olyoke owangaale ennaku nnyingi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 bwe mutyo mmwe n'abaana bammwe ne bazzukulu bammwe mutyenga Omukama Katonda wammwe ennaku zonna ez'obulamu bwammwe, nga mukwata empisa n'ebiragiro byonna bye mbawa, mulyoke muwangaale.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye mbawa, mulyoke muwangaale nnyo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye mbawa, mulyoke muwangaale nnyo.

See the chapter Copy




Et 6:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements