Online Bible

- Advertisements -




Et 5:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Teweekoleranga kintu kyonna ekyole ekifaanana n’ekintu kyonna ekiri waggulu mu ggulu, oba wansi ku nsi, oba ekiri mu mazzi agali wansi w’ensi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 “ ‘Teweekoleranga kifaananyi kyole, eky'ekintu kyonna ekiri mu waggulu mu ggulu, newakubadde wansi ku ttaka, newakubadde mu mazzi agali wansi w'ettaka:

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Teweekoleranga kifaananyi kyole, ekifaananyi ky'ekintu kyonna ekiri mu ggulu waggulu, newakubadde wansi ku ttaka, newakubadde mu mazzi agali wansi w'ettaka:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Teweekoleranga kifaananyi kyole mu nfaanana y'ekintu kyonna ekiri mu ggulu waggulu, oba ekiri ku nsi wansi, oba mu mazzi ku ntobo y'ensi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 “ ‘Temwekolerenga kifaananyi kya kintu na kimu eky'omu ggulu, oba eky'oku nsi, oba eky'omu mazzi wansi mu ttaka.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 “ ‘Temwekolerenga kifaananyi kya kintu na kimu eky'omu ggulu, oba eky'oku nsi, oba eky'omu mazzi wansi mu ttaka.

See the chapter Copy




Et 5:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements