Et 5:33 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 Mutambulirenga mu kkubo Mukama Katonda wammwe ly’abalagidde, mulyoke mubenga balamu, mugaggawale, era muwangaalenga nga muli mu nsi ejja okubeera obutaka bwammwe obw’enkalakkalira.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Mutambulirenga mu kkubo lyokka Mukama Katonda wammwe ly'abalagira, mulyoke mubenga abalamu, era mulabe ebirungi, era muwangaale ennaku nnyingi mu nsi gye mugenda okutuulamu.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 Munaatambuliranga mu kkubo lyonna Mukama Katonda wammwe lye yabalagira, mulyoke mubenga abalamu, era mulabe ebirungi, era mumale ennaku nnyingi mu nsi gye mulirya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU33 Mutambulirenga mu ebyo Omukama Katonda wammwe bye yabalagira, lwe munaalama, ne muba bulungi, ne muwangaala mu nsi gye mugenda okutwala. See the chapterLuganda DC Bible 200333 Mukolerenga ku ebyo byonna Mukama Katonda wammwe bye yabalagira, mulyoke mubenga bulungi, era muwangaalire mu nsi, gye mulyefuga. See the chapterLuganda Bible 200333 Mukolerenga ku ebyo byonna Mukama Katonda wammwe bye yabalagira, mulyoke mubenga bulungi, era muwangaalire mu nsi, gye mulyefuga. See the chapter |