Online Bible

- Advertisements -




Et 5:32 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

32 “Noolwekyo mwegenderezenga nnyo, mukolenga nga Mukama Katonda wammwe bw’abalagidde; mulemenga okukyama okulaga ku mukono ogwa ddyo oba ogwa kkono.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

32 Kale mwegenderezenga okukolanga nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, temukyamiranga ku mukono ogwa ddyo newakubadde ku gwa kkono.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

32 Kale munaakwatanga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira: temukyamiranga ku mukono ogwa ddyo newakubadde ku gwa kkono.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

32 “Awo nno mukwatenga Omukama Katonda wammwe bye yabalagira, mubituusenga, temuwunjukanga kudda ku ddyo oba ku kkono.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

32 “Kale mwegenderezenga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, awatali kuwunjawunja kudda ku mukono ogwa ddyo wadde ku gwa kkono.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

32 “Kale mwegenderezenga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, awatali kuwunjawunja kudda ku mukono ogwa ddyo wadde ku gwa kkono.

See the chapter Copy




Et 5:32

Follow us:

Advertisements


Advertisements