Et 5:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Naye abo enkumi n’enkumi abanjagala era abakwata amateeka gange, mbalaga okwagala kwange okutaggwaawo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 era asaasira abantu nkumi na nkumi abanjagala era, abeekuuma amateeka gange. ’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 era addiramu abantu nkumi na nkumi ku abo abanjagala, abeekuuma amateeka gange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Naye ngirira ekisa enkumi z'abo abanjagala era abakwata ebiragiro byange. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Naye nsaasira abantu enkumi n'enkumi abanjagala, era abakuuma ebiragiro byange. See the chapterLuganda Bible 200310 Naye nsaasira abantu enkumi n'enkumi abanjagala, era abakuuma ebiragiro byange. See the chapter |