Online Bible

- Advertisements -




Et 4:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Kubanga ggwanga ki eddala ekkulu erimanyiddwa eririna bakatonda b’abantu baalyo okumpi n’abantu abo, nga ffe bwe tulina Mukama Katonda waffe, abeera okumpi naffe buli lwe tumukoowoola?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Kubanga ggwanga ki eririna katonda abali okumpi nga Mukama Katonda waffe bw'ali, buli lwe tumukoowoola?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Kubanga ggwanga ki eririna katonda abali okumpi nga Mukama Katonda waffe bw'ali bwe tumukoowoolanga?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Kale ggwanga ki eddala ettutumufu, eririna balubaale abaliri okumpi ng'Omukama Katonda waffe bw'ali naffe buli lwe tumukoowoola?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 “Kale ggwanga ki eddala ekkulu, eririna Katonda aliri okumpi bw'atyo, nga Mukama Katonda waffe bw'ali okumpi bwe tumukoowoola?

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 “Kale ggwanga ki eddala ekkulu, eririna Katonda aliri okumpi bw'atyo, nga Mukama Katonda waffe bw'ali okumpi bwe tumukoowoola?

See the chapter Copy




Et 4:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements