Et 4:49 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya49 n’ezingiramu ne Alaba ekiri ku luuyi olw’ebuvanjuba obwa Yoludaani, okutuukira ddala ku Nnyanja ya Alaba, ye Nnyanja ey’Omunnyo, wansi w’olugulungujjo lw’olusozi Pisuga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI49 ne kitwaliramu Alaba yonna emitala wa Yoludaani, ku luuyi olw'ebuvanjuba, okutuukira ddala ku nnyanja Alaba, ye nnyanja ey'omunnyo, wansi w'olusozi Pisuga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya49 ne Alaba yonna emitala wa Yoludaani ku luuyi olw'ebuvanjuba, okutuusa ku nnyanja ya Alaba, awali entunnumba za Pisuga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU49 ne Araba yenna emitala ebuvanjuba wa Yorudani okutuuka ku nnyanja y'e Araba wansi w'enkonko za Pisuga. See the chapterLuganda DC Bible 200349 Era kitwaliramu ekitundu kyonna eky'ebuvanjuba bw'Omugga Yorudaani, okutuuka ku Nnyanja y'Omunnyo, wansi w'obutunnumba bw'Olusozi Pisuga. See the chapterLuganda Bible 200349 Era kitwaliramu ekitundu kyonna eky'ebuvanjuba bw'Omugga Yorudaani, okutuuka ku Nnyanja y'Omunnyo, wansi w'obutunnumba bw'Olusozi Pisuga. See the chapter |