Online Bible

- Advertisements -




Et 4:45 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

45 era ono ye kalonda w’obujulirwa, n’amateeka, n’ebiragiro, Musa bye yategeeza abaana ba Isirayiri nga bavudde mu Misiri,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

45 na buno bwe bujulirwa n'amateeka n'ebiragiro, Musa bye yabuulira abaana ba Isiraeri bwe baava mu Misiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

45 buno bwe bujulirwa n'amateeka n'emisango Musa bye yabuulira abaana ba Isiraeri bwe baava mu Misiri;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

45 bino ye njigiriza, amateeka n'ebiragiro bye yabuulira Abayisirayeli lwe baava e Misiri,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

45 Bino bye bibuuliriro n'amateeka n'ebiragiro, Musa bye yategeeza Abayisirayeli bwe baava mu Misiri.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

45 Bino bye bibuuliriro n'amateeka n'ebiragiro, Musa bye yategeeza Abayisirayeli bwe baava mu Misiri.

See the chapter Copy




Et 4:45

Follow us:

Advertisements


Advertisements