Et 4:39 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya39 “Noolwekyo osaana okitegeerere ddala okuva ku lunaku lwa leero, era okinywereze ddala mu mutima gwo nti Mukama ye Katonda yekka ali waggulu mu ggulu ne wansi ku nsi; so tewali mulala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI39 Kale manya leero, era okisse ku mwoyo, nga Mukama ye Katonda mu ggulu waggulu ne mu nsi wansi; tewali mulala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya39 Kale manya leero, era okisse ku mwoyo, nga Mukama ye Katonda mu ggulu waggulu ne mu nsi wansi: tewali mulala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU39 “Manya nno olwa leero, era okikwate mu mutima gwo, nti Omukama yennyini ye Katonda waggulu eyo mu ggulu, ne wansi mu nsi; teriiyo mulala. See the chapterLuganda DC Bible 200339 Kale mumanye olwaleero era mukikuume mu mitima gyammwe, nga Mukama ye Katonda mu ggulu ne mu nsi. Tewali mulala. See the chapterLuganda Bible 200339 Kale mumanye olwaleero era mukikuume mu mitima gyammwe, nga Mukama ye Katonda mu ggulu ne mu nsi. Tewali mulala. See the chapter |