Online Bible

- Advertisements -




Et 4:38 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 Yakuwangulira amawanga amakulu era agakusinga ggwe amaanyi, alyoke akuyingize mu nsi yaabwe, era agikuwe ggwe okubeeranga obusika bwo nga bwe kiri leero.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 N'agoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, n'akuyingiza ggwe, n'akuwa ensi yaabwe okuba obutaka bwo nga bwe kiri leero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 okugoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, okukuyingiza ggwe, okukuwa ensi yaabwe okuba obutaka, nga leero.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

38 alyoke agobewo amawanga amanene agakusinga amaanyi, akuyingize mu nsi yaabwe, agikuwe ng'obusika bwo, nga bwe kiri kaakati.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

38 Era bwe mwali nga munaatera okutuuka, ab'amawanga agasinga eryammwe obukulu n'amaanyi, yabagoba mu nsi yaabwe, ayingizeemu mmwe, era agibawe okuba obutaka bwammwe, nga bw'eri kaakano.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

38 Era bwe mwali nga munaatera okutuuka, ab'amawanga agasinga eryammwe obukulu n'amaanyi, yabagoba mu nsi yaabwe, ayingizeemu mmwe, era agibawe okuba obutaka bwammwe, nga bw'eri kaakano.

See the chapter Copy




Et 4:38

Follow us:

Advertisements


Advertisements