Online Bible

- Advertisements -




Et 4:37 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

37 Olw’okubanga yayagala nnyo bajjajjaabo naawe muzzukulu waabwe eyabaddirira, yakuggya mu nsi y’e Misiri ng’akozesa obuyinza bwe obungi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

37 Olw'okwagala bajjajjammwe, ye yennyini yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, n'abaggya mu Misiri n'obuyinza bwe obungi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

37 Era kubanga yayagala bajjajja bo, kyeyava alonda ezzadde lyabwe eriddawo, n'akuggya mu Misiri ye ng'abeera naawe olw'obuyinza bwe obungi;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

37 Lwa kubeera nga yayagala bajjajjaabo, n'alonda ezzadde lyabwe eribaddirira. Yakuggya mu Misiri nga yeeyoleka yennyini era n'amaanyi ge ag'ekitalo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

37 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

37 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri.

See the chapter Copy




Et 4:37

Follow us:

Advertisements


Advertisements