Et 4:35 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya35 “Walagibwa ebintu ebyo byonna olyoke otegeere nga Mukama ye Katonda; era nga awatali ye tewali mulala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI35 Ebyo Mukama yabibalaga mmwe, mulyoke mumanye nti ye, ye Katonda yekka, tewali mulala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya35 Ggwe walagibwa bw'otyo olyoke omanye nga Mukama ye Katonda; tewali mulala wabula ye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU35 “Bino byakwolekebwa, olyoke omanye nti Omukama yennyini ye Katonda, era tewali mulala okuggyako ye. See the chapterLuganda DC Bible 200335 Ebyo Mukama yabibalaga mmwe, mulyoke mumanye nti Ye, ye Katonda yekka, tewali mulala. See the chapterLuganda Bible 200335 Ebyo Mukama yabibalaga mmwe, mulyoke mumanye nti Ye, ye Katonda yekka, tewali mulala. See the chapter |