Online Bible

- Advertisements -




Et 4:30 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 Ebintu ebyo byonna bwe binaakutuukangako n’olaba ennaku nnyingi, olwo onookomangawo eri Mukama Katonda wo mu biseera eby’oluvannyuma, n’omugonderanga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 Bw'onoolabanga ennaku, era ebyo byonna nga bikujjidde, ku nkomerero onookomangawo eri Mukama Katonda wo, n'owulira eddoboozi lye;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 Bw'onooba ng'olabye ennaku, era ebyo byonna nga bikujjidde, mu nnaku ez'enkomerero onookomangawo eri Mukama Katonda wo, era onoowuliranga eddoboozi lye;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

30 Ennaku bw'erimala okukuyinga, bino byonna nga bimaze okukugwira, gye bujja, olidda eri Omukama Katonda wo n'owulira eddoboozi lye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

30 Bwe munaabeeranga mu buyinike, era ng'ebyo byonna bibajjidde, ku nkomerero munaakomangawo eri Mukama Katonda wammwe, ne mugondera by'abagamba,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

30 Bwe munaabeeranga mu buyinike, era ng'ebyo byonna bibajjidde, ku nkomerero munaakomangawo eri Mukama Katonda wammwe, ne mugondera by'abagamba,

See the chapter Copy




Et 4:30

Follow us:

Advertisements


Advertisements