Et 4:27 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Mukama anaabasaasaanyanga mu mawanga amalala, era erisigalayo batono mu mmwe abalibeera mu nsi ezo Mukama Katonda gy’anaabanga abasindiikirizza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Era Mukama alibasaasaanyiza mu mawanga, mulisigalawo batono mu bantu, eyo ewala Mukama gy'alibatwala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Era Mukama alibasaasaanya mu mawanga, era mulisigalawo batono mu bantu, Mukama gy'alibatwala ewala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU27 Omukama alibasaasaanya mu mawanga, era abaliwonawo eyo mu mawanga Omukama gy'alibatwala baliba batono. See the chapterLuganda DC Bible 200327 Mukama alibasaasaanya mu mawanga amalala, abatono ku mmwe gye balisigala nga balamu. See the chapterLuganda Bible 200327 Mukama alibasaasaanya mu mawanga amalala, abatono ku mmwe gye balisigala nga balamu. See the chapter |