Online Bible

- Advertisements -

Et 4:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 “Bw’olimala okuzaala abaana ng’ofunye n’abazzukulu, era nga mu nsi omwo mumazeemu emyaka mingi nga mukaddiye; ne mugenda mweyonoonanga nga mwekolera bakatonda abalala ab’engeri zonna, ne mukolanga ebibi mu maaso ga Mukama Katonda wo ne mumusunguwazanga,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 “Ne bwe muliba nga mumaze ebbanga ggwanvu mu nsi eyo, nga muzadde abaana, era nga mulina n'abazzukulu, temugezanga ne mwonoona nga mwekolera ekifaananyi eky'engeri yonna. Ekyo kibi mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, era kirimusunguwaza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Bw'onoozaalanga abaana n'abaana b'abaana, era nga mumaze ebiro bingi mu nsi, era nga mumaze okweyonoona, ne mwekolera ekifaananyi ekyole nga kirina engeri y'ekintu kyonna, ne mukola ekiri mu maaso ga Mukama Katonda wo ekibi, okumusunguwaza:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 “Oluvannyuma ng'ozadde abaana n'abazzukulu, nga mumaze okulwa mu nsi, mumala mwonooneka nga mukola ekifaananyi kyonna ekyole mu nfaanana y'ekintu kyonna, ne mukola ekibi mu maaso g'Omukama Katonda wo, ne mumunyiiza,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 “Ne bwe muliba nga mumaze ebbanga ggwanvu mu nsi eyo, nga muzadde abaana, era nga mulina n'abazzukulu, temugezanga ne mwonoona nga mwekolera ekifaananyi eky'engeri yonna. Ekyo kibi mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, era kirimusunguwaza.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

Et 4:25

Follow us:

Advertisements

Advertisements