Et 4:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Naye mmwe, Mukama yabaggya mu Misiri, mu mbiga esaanuusa ebyuma, mubeerenga bantu be ab’obusika bwe, nga bwe muli leero. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Naye Mukama yabatwala, n'abaggya mu bulumi n'okubonyaabonyezebwa okungi mu Misiri, mulyoke mubeere abantu be abe nvuma nga bwe muli leero. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Naye Mukama yabatwala n'abaggya mu kikoomi eky'ekyuma, mu Misiri, okuba gy'ali abantu ab'envuma, nga leero. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Naye mmwe Omukama yabaggya mu kabiga k'essasa ly'e Misiri, obeere eggwanga lye, obusika bwe, nga bwe mumanyi bwe kiri kaakati. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Naye mmwe Mukama yabakwatako, n'abaggya mu kabiga ak'ekyuma, ye Misiri, abafuulire ddala abantu be nga bwe muli kaakano. See the chapterLuganda Bible 200320 Naye mmwe Mukama yabakwatako, n'abaggya mu kabiga ak'ekyuma, ye Misiri, abafuulire ddala abantu be nga bwe muli kaakano. See the chapter |