Et 4:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Yabategeeza endagaano ye eyali mu Mateeka Ekkumi, ge yawandiika ku bipande by’amayinja ebibiri, n’abalagira okugagobereranga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 N'ababuulira endagaano ye, gye yabalagira okukola, ge mateeka ekkumi; n'agawandiika ku bipande eby'amayinja bibiri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 N'ababuulira endagaano ye, gye yabalagira okukola, ge mateeka ekkumi; n'agawandiika ku bipande by'amayinja bibiri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Yabanjulira endagaano ye gye yalagira mugoberere, Ebigambo Ekkumi bye yawandiika ku mpande ebbiri ez'amayinja. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Yabategeeza endagaano ye, gye yabalagira okutuukiriza, bye biragiro ekkumi, n'abiwandiika ku bipande bibiri eby'amayinja. See the chapterLuganda Bible 200313 Yabategeeza endagaano ye, gye yabalagira okutuukiriza, bye biragiro ekkumi, n'abiwandiika ku bipande bibiri eby'amayinja. See the chapter |