Online Bible

- Advertisements -




Et 3:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Twabizikiririza ddala byonna nga bwe twakola ebya Sikoni kabaka w’e Kesuboni, nga tuzikiriza buli kibuga n’abasajja bonna abaakirimu n’abakazi n’abaana abato bonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Ne tubizikiririza ddala nga bwe twakola Sikoni kabaka w'e Kesuboni, nga mu buli kibuga tuzikiririza ddala abasajja, n'abakazi, n'abaana abato.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Ne tubizikiririza ddala nga bwe twakola Sikoni kabaka w'e Kesuboni, nga tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Ne tubazikiririza ddala obutalekaawo nga bwe twali tukoze Sikoni kabaka w'e Kesuboni, ne tusaanyaawo abasajja, abakazi n'abaana abato abaali mu bibuga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Ne tusaanyaawo ebibuga byonna, ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi n'abaana abato, nga bwe twakola mu bibuga ebyali ebya Sihoni kabaka w'e Hesubooni.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Ne tusaanyaawo ebibuga byonna, ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi n'abaana abato, nga bwe twakola mu bibuga ebyali ebya Sihoni kabaka w'e Hesubooni.

See the chapter Copy




Et 3:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements