Et 3:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Era mu kiseera ekyo ne tuwamba ebibuga bye byonna ne tubitwala. Ebibuga enkaaga byonna tekwaliko kibuga na kimu kye tutaabatwalako, ne tutwala amatwale gonna aga Alugobu ag’obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Ne tuwamba ebyali ebibuga bye byonna mu kiseera ekyo. Tewali kibuga na kimu kye tutaabawambako. Byonna awamu byali ebibuga nkaaga (60), eby'omu kitundu kyonna ekya Arugobu, ebyali obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Ne tunyaga ebibuga bye byonna mu biro ebyo; tewali kibuga kye tutaabanyagaako; ebibuga nkaaga, ensi yonna eya Alugobu, obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Mu budde obwo ebibuga bye byonna ne tubiwamba. Tewali kibuga kye tutaabawambako ku bibuga enkaaga, ensi yonna ey'e Arugobu, obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Ne tuwamba ebyali ebibuga bye byonna mu kiseera ekyo. Tewali kibuga na kimu kye tutaabawambako. Byonna awamu byali ebibuga nkaaga eby'omu kitundu kyonna ekya Arugobu, ebyali obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterLuganda Bible 20034 Ne tuwamba ebyali ebibuga bye byonna mu kiseera ekyo. Tewali kibuga na kimu kye tutaabawambako. Byonna awamu byali ebibuga nkaaga eby'omu kitundu kyonna ekya Arugobu, ebyali obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapter |