Et 21:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Bw’otyo bw’onoggyangawo omusango wakati wammwe ogw’okuyiwa omusaayi ogutaliiko nsonga, kubanga onoobanga okoze ekituufu mu maaso ga Mukama Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Bwe munaakolanga bwe mutyo, nga Mukama bw'alagira, bwe muneggyangako omusango oguli mu mmwe.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Bw'otyo bw'onoggyangawo omusaayi ogutaliiko musango wakati wo, bw'onookolanga ekiri mu maaso ga Mukama ekirungi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Bw'otyo bw'oneggyangako okuyiwa omusaayi ogutaliiko musango, kasita olikola ekituufu mu maaso g'Omukama. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Kale bwe munaakolanga ebyo Mukama by'alaba nti bituufu, munaggyibwangako omusango ogw'obutemu. See the chapterLuganda Bible 20039 Kale bwe munaakolanga ebyo Mukama by'alaba nti bituufu, munaggyibwangako omusango ogw'obutemu. See the chapter |