Online Bible

- Advertisements -




Et 21:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Awo abakadde abakulembeze bonna ab’omu kibuga ekinaasinganga okuliraana omulambo ogwo, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nte eri enduusi eyamenyebbwa ensingo mu kiwonvu,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Awo abakadde bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo ku nte enduusi ekutuddwako ensingo mu kiwonvu;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 awo abakadde bonna ab'ekibuga ekyo, abasinga okuba okumpi omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo ku nte enduusi ekutuddwako ensingo mu kiwonvu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Abakadde bonna ab'omu kibuga ekyo ekiri okumpi n'awali oli eyattibwa, banaabiranga engalo zaabwe ku nnyana gye bamenye ensigo mu kiwonvu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Olwo abakulembeze bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omulambo gw'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nnyana emenyeddwa ensingo mu kiwonvu,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Olwo abakulembeze bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omulambo gw'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nnyana emenyeddwa ensingo mu kiwonvu,

See the chapter Copy




Et 21:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements