Online Bible

- Advertisements -




Et 21:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Kale nno batabani ba Leevi, bakabona, banaavangayo ne basembera, kubanga Mukama Katonda wo yabalonda okumuweerezanga, n’okusabiranga emikisa mu linnya lya Mukama n’okutereezanga empaka zonna n’obulumbaganyi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Ne bakabona ab'omu kika kya Leevi, abo Mukama Katonda wammwe be yeeroboza okumuweerezanga n'okuwanga omukisa mu linnya lye, n'okutawulula abakaayana, n'abalwanaganye, banajjanga ne babawoleza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 awo bakabona abaana ba Leevi banaasemberanga; kubanga abo Mukama Katonda wo be yeeroboza okumuweerezanga, n'okusabanga omukisa mu linnya lya Mukama; era ng'ekigambo kyabwe bwe kinaabanga, bwe zityo buli mpaka na buli kulumbagana bwe binaamalibwanga:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Awo bakabona basemberanga, bazzukulu ba Leevi, Omukama Katonda wo be yalonda bamuweereze, bawe n'omukisa mu linnya lye n'okumala ensonga zonna ez'okusoowaagana n'okulwana.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Ne bakabona ab'omu Kika kya Leevi banajjanga, kubanga abo Mukama Katonda wammwe be yeeroboza okumuweerezanga n'okuwanga omukisa mu linnya lye, era be basalawo ensonga z'abakaayana, n'abalwanaganye.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 Ne bakabona ab'omu Kika kya Leevi banajjanga, kubanga abo Mukama Katonda wammwe be yeeroboza okumuweerezanga n'okuwanga omukisa mu linnya lye, era be basalawo ensonga z'abakaayana, n'abalwanaganye.

See the chapter Copy




Et 21:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements