Online Bible

- Advertisements -




Et 21:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Banaategeezanga abakulu abakulembeze b’omu kibuga kye waabwe nti, “Mutabani waffe ono mukakanyavu era mujeemu. Tatuwulira. Wa mulugube nnyo era mutamiivu.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 ne bamuloopa eri abakadde ab'omukibuga nti, ‘Omwana waffe ono mukakanyavu era mujeemu, tawulira, wa mpisa mbi era mutamiivu.’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 ne bagamba abakadde ab'omu kibuga kyabwe nti Omwana waffe ono mukakanyavu mujeemu, takkiriza kugondera ddoboozi lyaffe; wa mpisa mbi, era mutamiivu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Bagambanga abakadde b'ekibuga nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu, mujeemu, tatuwulira, musaasaanya era mutamiivu.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 ne bategeeza abakulembeze abo nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu era mujeemu, takyakkiriza kugondera bye tumugamba. Wa mpisa mbi era mutamiivu.’

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

20 ne bategeeza abakulembeze abo nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu era mujeemu, takyakkiriza kugondera bye tumugamba. Wa mpisa mbi era mutamiivu.’

See the chapter Copy




Et 21:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements